Omutanda alambudde Kalidinaali okumukulisa emyaka 100 (gy'anaweza nga 15 December, 2026). Nnyinimu yeebazizza Omutonzi olw'obulamu bw'awadde Omutiibwa, ekimusobozesezza okuweereza Klezia, Obuganda ne Uganda.
Program Manya Eklezia Wo Night Vigil, tukulembeddwamu Rev.Fr.Mathias Tiigo okuva mu Lwagulwe Parish era nga mukutendereza Omukama tukulembeddwamu ab'okwezza obugya okuva mu parish ye Kitovu.
1
54
Banyakitara okuva mu Anima Christi Choir ,Kimaanya Parish batukulembedde mukutendereza Omukama mukitambiro kya missa olwaleero.
Okuwulira omusango gwa Mujurizi Fred amanyiddwa nga Kamugisha Kuraishi agambibwa okutta n'okulya abantu kukyagenda mu maaso ku Ssaza, Masaka.
1
146
Ab'ebyokwerinda okuli Poliisi n'amaggye bayiriddwa ku kitebe kya @NUP_Ug e Makerere Kavule nga bagenderera okulemesa omukolo gwa bayimbi n'abayiiya abawagira enkyukakyuka.
2
64
Omulamuzi wa Kkooti e Kanyanya, Doreen Ainembabazi, ayongezzaayo okuwulira omusango oguvunaanibwa amyuka omwogezi wa @NUP_Ug Alex Waiswa Mufumbiro, n’abalala okutuusa nga December 9, oluvannyuma lw’oludda oluwaabi okulemererwa okuleeta abajulizi.
1
1
149
NYAGAK BRIDGE ACCIDENT ,10 DEAD
Truck carrying several businessmen and women Plunges into River Nyagak in Zombo district.
The incident occurred this morning as the truck was reportedly travelling from Nyapea towards Paidha and ten people are feared dead.
Ddumba Charles amanyiddwa nga "Carol Kika" agatiddwa ne mwana munne Nanyondo Annet mu bufumbo obutukuvu nga bano bagatiddwa Omusumba w'essaza ly'eklezia Katolika ery'emasaka Bishop Serverus Jjumba mu kitambiro kyemissa kyakulembedemu ku lutiko ekitovu entuntu lya leero.
Omujjurizi aleese akatambi akalaga Kamugisha Kuraishi ng'atambuza omubiri gw'omukyala ku Pikipiki okuva e Lukaya.
3
294
Vision Group investigative journalist Charles Etukuri is recovering at Case Hospital on Buganda Road in Kampala after a machete-wielding intruder broke into his residence in the early hours of Tuesday and repeatedly attacked him.
2
190
NICAN RESORT HOTEL TO PAY SHS.10.24M IN DAMAGES.
The High Court in Kampala has ordered Nican Resort Hotel to pay Ruth Nazziwa Shs10.24 million in damages after serving her a bottle of expired Club Pilsner Lager eight years ago.
2
84
Kkooti Enkulu e Masaka eyongedde okuwulira omusango oguvunaanibwa Kulayisi Kamugisha amanyiddwa nga Fred Mujjulizi, agambibwa okutta omukazi n’amusalako omutwe. Olwaleero abajulizi musanvu (7)be basuubirwa okuwa obujulizi mu musango guno.
1
96
KITALO! Omusuubuzi mukibuga Masaka era nannyini Senyange Hardware Mwami Settuba Eddie afudde.
MAY HIS SOUL REST IN PEACE 🙏🏽 🕊
8
315























