RMutebi retweeted
Tolindirira nkuba kutonya okugula ambulera. Weekuume nga kikyali mu budde.
Ssente ntono, emirembe mingi mu mutima. Katono buli mwaka kikuggyako okweraliikirira.
Okumanya Ebisingawo: +(256) 708 802411
#TubeleBalamu #MunnoMukabi #MuntuWaWansi #AffordableInsurance #Weerinde@5
RMutebi retweeted
Ba Kasitoma Baffe, Mmwe nsibuko y'essanyu lyaffe
Okubalaba nga musanyuse kye kitusanyusa
Mwebale okutuggulirawo enzigi z'amaka gammwe
Tujja nga bagenyi, ne tusigala nga ab'omu maka
Okumanya Ebisingawo: +(256) 775 325258/ 708 802411
#Weerinde@5 #CustomerServiceWeek #TheExtraMile
RMutebi retweeted
Kasitoma y’Asala Entalo! Tetukoma ku kubakuuma na kibasikiriza mu bizibu, naye era tusiima nnyo omukwano gwammwe guno ogutaddamu.
Muli ba muwendo nnyo gye tuli. We celebrate you today and always! Happy Customer Service Week! #Weerinde@5
Okumanya Ebisingawo: +(256) 708 802411
RMutebi retweeted
Kuuma Amaka Go: Weerinde Insurance Brokerage Services eleese enkyukakyuka n’ebisale by’amalwaliro n’obukuumi obw’omuwendo ogwa wansi ennyo buli mwaka.
Okumanya Ebisingawo: +(256) 775 325258/ 708 802411
#TubeleBalamu #MunnoMukabi #Weerinde@5 #MuntuWaWansi #AffordableInsurance
RMutebi retweeted
We congratulate the new Board and as well congratulte our Ssenkulu (CEO) at @weerindei Jennifer Mirembe Ssensuwa upon this call to service.
We are proud to introduce the IBAU Board of Directors for the 2026–2028 term.
This team brings together leadership, experience, and a shared commitment to advancing the insurance broking industry in Uganda. We are confident that their vision and dedication will strengthen the Association, champion professionalism, and create greater value for our members, clients and the industry at large.
Congratulations to the new Board as they begin this important journey of leadership and service.
#IBAUBoardOfDirectors #InsuranceBroking #Collaboration #IndustryLeadership
RMutebi retweeted
Yinsuwa ey'Omuntu wa Wansi...
Zingila eby’obulamu bwo mangu n’obukuumi obw’obwereere. Weerinde Insurance Brokerage Services ekyusizza yinsuwa mu Uganda n’obukuumi bw’obulamu nga mu ntaba-bukuumi z’osobola okusasula: Shs 36,000, Shs 60,000, oba Shs 198,000 zokka buli mwaka.
RMutebi retweeted
Weerinde Insurance: Obukuumi Obw’amaanyi ku Bbeeyi Eya Wansi
Omuntu wa wansi kati aweereddwa omukisa okwekuuma n’emirembe egy’obwereere.
Okumanya Ebisingawo: +(256) 775 325258/ 708 802411
#TubeleBalamu #InsuranceUganda #MunnoMukabi #Weerinde #MuntuWaWansi #AffordableInsurance
RMutebi retweeted
Life Moves Fast, N’ebizibu Bituuka Mangu Without Warning Any Pocket
Every hard-earned shilling deserves a shield, regardless of where your journey starts.
Okumanya Ebisingawo: +(256) 775 325258/ 708 802411
#TubeleBalamu #InsuranceUganda #MunnoMukabi #KingdomTrusted
RMutebi retweeted
Omumyuka Owookubiri owa Katikkiro Oweek. PDG Robert Waggwa Nsibirwa yalungamizza olukiiko olukulembeze olwa Yinsuwa y’Obwakabaka Weerinde Insurance Brokerage Services Limited, ku ngeri gye lunaatambuzaamu emirmu.
#TubeleBalamu #InsuranceUganda #MunnoMukabi #Weerinde@5 #Buganda
RMutebi retweeted
Obwakabaka bwa Buganda buwabudde kkampuni za yinsuwa okukomya okukandaaliriza okuliyirira ba kkasitoma baabwe nga bafunye obuzibu kubanga kiviirako abantu okuzijjamu obwesige.
Bino byogeddwa Omumyuka Owookubiri owa Katikkiro Oweek. PDG Robert Waggwa Nsibirwa bw'abadde alungamya olukiiko olukulembeze olwa Yinsuwa y’Obwakabaka Weerinde Insurance Brokerage Services Limited, ku ngeri gye lunaatambuzaamu emirmu.
Bano Oweek. Waggwa Nsibirwa abalambise ku kwetegereza emitendera n’entambuza y’emirimu okukakasa nti nkwafu era nkakafu okulaba nga ekitongole ekibatwala mu ggwanga ki Insurance Regulatory Authority tekirina kwekengera kwonna eri kkampuni y’Obwakabaka eno.
Olutuula lwa leero Oweek. Nsibirwa alwogeddeko nga bwe lugenda okuvaamu ebirowoozo ebigenda okuyamba yinsuwa yóbwakabaka eno okusitula empeereza y'ayo mu kisaawe kya yinsuwa.
Ssenkulu w’Olukiiko olukulembera yinsuwa eno, Omuk. Ronnie Mutebi Nsubuga akakasa nga bwe bagenda okusitula omutindo mu nkola y’emirimu olwo yinsuwa y’Obwakabaka esitule bulungi embeera z'abantu ba Beene.
Omukungu Jennifer Mirembe Ssensuwa, Ssenkulu wa Weerinde Insurance Brokerage services Ltd, atenderezza nnyo obwerufu n’okulambikibwa Obwakabaka kwe buwa abantu baabwo abafunye obuvunaanyizibwa nga buno, bw’atyo yeyamye ku lw'ekitongole okwongeramu amaanyi mu bye babadde bakola ebbanga lyonna.
Ensisinkano ebadde ku Jevine Hotel mu Ndeeba.
RMutebi retweeted
Securing The Vision, Sustaining the Future. In line with the Buganda Kingdom's 5-year strategic plan, Weerinde is committed to driving impactful governance and financial sustainability.
#TubeleBalamu #InsuranceUganda #MunnoMukabi #KingdomTrusted #Weerinde #Buganda #BeeraMulamu
RMutebi retweeted
Wasigaddeyo Only 09 Days to the #Weerinde Board Induction that’s going to be held at Jevine Hotel Rubaga. Naye Muli Steady?
#Ssaabasajja Kabaka Awangaale. #Weerinde@5 #BeeraMulamu #WeerindeInsurance #OkuzzaBugandaKuNntikko #TubeleBalamu #InsuranceUganda #MunnoMukabi
RMutebi retweeted
Kuuma omutima gwo n’amaka go ne Beera Mulamu Yinsuwa with Weerinde. UGX 198,000 zokka buli mwaka zikumala okutuula emmeeme nga nteefu. Protect what matters most.
#BeeraMulamu #WeerindeInsurance #OkuzzaBugandaKuNntikko.
Okumanya Ebisingawo: +(256) 775 325258/ 708 802411
RMutebi retweeted
Enteekateeka #Nnamutayiika is the vehicle, and the destination is clear.
Engeri gyetukyusa embeera z'abantu baffe n'okukuuma obuwangwa bwaffe y'engeri yokka #OkuzzaBugandaKuNntikko. Let's build a stronger #Weerinde together!
Okumanya Ebisingawo: +(256) 775 325258/ 708 802411
RMutebi retweeted
We're honored to have Owek. Robert Waggwa Nsibirwa, 2nd Deputy Katikkiro of Buganda Kingdom, facilitate the Weerinde #BoardInduction session come September 18, 2026 starting at 8:00 AM at Jevine Hotel, Rubaga
#WeerindeInsurance #BoardInduction #GoodGovernance #BugandaKingdom
RMutebi retweeted
Katikiro asisinkanye ba ssenkulu ne bassentebe ba bboodi z'ebitongole by'obwakabaka okusala entotto ku kwongera okusitula omutindo mu mpeereza y'emirimo eri abantu ba Kabaka.
Mu bubaka bwe, Katikkiro abakubirizza okwongera okunyweza enkolagana wamu n'okunnyikiza ennyingo omukaaga eza situla omutindo nga bali mu buweereza bwabwe.
"Enteekateeka ya situla omutindo erimu ennyingo mukaaga era ennyingo ezo zizingiramu engeri ebitongole by'obwakabaka gyebikolamu emirimu kubanga ennyingo ezo zikwata ku bantu mu mbeera zaabwe eza bulijjo n'olwekyo wateekwa okubaawo omutindo ogusinga okuba ogwa waggulu mu bitongole" Katikkiro Mayiga bw'agambye.
Mukuumaddamula era akubirizza bassenkulu bano okufuba okulaba nga ebitongole wamu ne kampuni zebakulembera zikola amagoba kiyambe okutambuza obulungi emirimo gya Kabaka era n'abasaba okwewala okwekwasa obusongasonga obutaliimu.
Kamalabyonna yebazizza ba Ssentebe abaggya olw'okukkiriza okuweereza Kabaka waabwe.
Abakubirizza okuteekawo empenda okusobola okuvvuunuka obuzibu obuba bubagwiridde obutali bumu kubanga obukulembeze kitegeeza kutema mpenda ezivvuunuka ebizibu.
Ssentebe wa ba Ssenkulu, Omukungu Roland Ssebuwufu, ategeezezza Katikkiro nti ensonga y'obumu n'okunyweza obwa sseruganda bibayambye nnyo okutambuza emirimo gy'ebitongole n'okubasobozesa okusasula emisoso egitali gimu.
RMutebi retweeted
Ssentebe w’Akakiiko omuggya owa Weerinde Insurance Brokerage Services, Omuk. Ronald Nsubuga Mutebi, atandikidde mu kusiima Ssabasajja Kabaka olw'obwesigwa bwamutaddemu awamu ne banne.
#WeerindeInsurance #TubeleBalamu #InsuranceUganda #BeeraMulamu #MunnoMukabi #Weerinde@5
RMutebi retweeted
#FutureEriKuSure ne #Yinsuwa!
Life is full of beautiful milestones, unexpected turns, and proud moments. But true peace of mind comes from knowing your tomorrow is completely secured. #ProtectWhatMattersMost!
#TubeleBalamu #InsuranceUganda #Beera Mulamu #Munno Mukabi
RMutebi retweeted
Mr. Godfrey Kasamba - HM KCB has said it officially! School tour, joint service with your favourite teachers of old - name it. Come one, come all for #Homecoming2026.
#28-30Aug
#150kUGX
#PayNowToBookYourPlace
#GakyaliMabaga















